Jeremiah 1:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, olwa leero nkutadde ku mawanga ne ku bwakabaka, osimbule, oyabye, ozikirize, osuule eri, ozimbe, osimbe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Leero nkutaddewo okuba n’obuyinza ku mawanga era ne ku bwakabaka. Okusimbula n’okumenya, okuzikiriza n’okuwamba; okuzimba n’okusimba.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, leero nkutaddewo okuba omukulu w'amawanga era ow'amatwale ga bakabaka, okusimbula n'okumenya n'okuzikiriza n'okusuula; okuzimba n'okusimba.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwaleero nkuwadde obuyinza ku mawanga ne ku bwakabaka, okukuula n'okumenya, okuzikiriza n'okusuula, okuzimba n'okusimba.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
laba, leero nkutaddewo okuba omukulu w'amawanga era ow'amatwale ga bakabaka, okusimbula n'okumenya n'okuzikiriza n'okusuula; okuzimba n'okusimba.