Jeremiah 1:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tobatya, kubanga ndi naawe okukutaasa; Omukama y'agamba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tobatyanga, kubanga nze ndi naawe okukuwonya,” bw’ayogera Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tobatyanga, kubanga nze ndi wamu naawe okukuwonya, bw'ayogera Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tobatyanga, kubanga Nze ndi wamu naawe okukuwonya. Nze Mukama, Nze njogedde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tobatyanga: kubanga nze ndi wamu naawe okukuwonya, bw'ayogera Mukama.