Jeremiah 10:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bagutona ne ffeeza, ne zaabu, ne bagunyweza n'emisumaali n'ennyondo guleme kusagaasagana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bagunyiriza ne ffeeza ne zaabu, bagukomerera n’enninga n’ennyondo guleme okunyeenyanyeenya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abasajja baguyonja ne ffeeza ne zaabu; bagukomerera n'enninga n'ennyondo gulemenga okusagaasagana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bagunyiriza ne ffeeza ne zaabu, ne bagukomerera n'emisumaali okugunyweza, guleme kusagaasagananga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baguyonja ne ffeeza ne zaabu; bagukomerera n'enninga n'ennyondo gulemenga okusagaasagana.