Jeremiah 10:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tewali akufaanana, ayi Mukama; oli mukulu, n'erinnya lyo kkulu mu buyinza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tewali ali nga ggwe, Ayi Mukama Katonda. Oli mukulu, era erinnya lyo ly’amaanyi nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tewali afaanana ggwe, ayi Mukama; ggwe mukulu, n'erinnya lyo kkulu, lya buyinza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tewali ali nga ggwe, ayi Mukama. Oli mukulu. Erinnya lyo kkulu, era lya buyinza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tewali afaanana ggwe, ai Mukama; ggwe mukulu, n'erinnya lyo kkulu mu buyinza.