Jeremiah 10:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna tebalina magezi, basiru; enjigiriza y'ebitaliimu muti buti.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna tebalina magezi basirusiru, abo abayigira ku bakatonda ababajje mu miti.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bo bonna wamu tebategeera era basirusiru; bayinza kuyigira ki ku bifaananyi byabwe eby'emiti?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna bonna babuyabuya, era basirusiru, abayigira eby'obusiru ku bifaananyi byabwe eby'emiti.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bo bonna wamu bali ng'ensolo, basirusiru: okuyigiriza kw'ebifaananyi kisiki busiki.