Jeremiah 11:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama yanjoleka olukwe lwabwe, ne ndumanya, olwo wandaga bye banteeseza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama yambikkulira nnamanyisa mu bbanga eryo olukwe lwe baali bansalira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Mukama n'akimmanyisa ne nkimanya, kale n'olyoka ondaga ebikolwa byabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'ammanyisa enkwe ze bakoze okunzita.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Mukama n'akimmanyisa ne nkimanya: kale n'olyoka ondaga ebikolwa byabwe.