Jeremiah 11:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Wulira ebigambo by'endagaano eno, obigambe abantu ba Yuda n'abo abasula mu Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wuliriza ebigambo by’endagaano eno era yogera n’abantu ba Yuda era n’abo ababeera mu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Muwulire ebigambo eby'endagaano eno, era oyogere n'abasajja ba Yuda n'abo abali mu Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Wulira ebigambo by'endagaano eno. Gamba abantu b'omu Buyudaaya n'ab'omu Yerusaalemu
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muwulire ebigambo eby'endagaano eno, era mugambe abasajja ba Yuda n'abo abali mu Yerusaalemi;