Jeremiah 11:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'aŋŋamba nti: “Waliwo okwekobaana mu bantu ba Yuda, ne mu abo abali mu Yeruzaalemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate Mukama n’aŋŋamba nti, “Waliwo olukwe mu basajja ba Yuda ne mu batuuze b’omu Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Mukama n'aŋŋamba nti, “ Waliwo okwekobaana mu basajja ba Yuda ne mu abo ababeera mu Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'aŋŋamba nti: “Abantu b'omu Buyudaaya n'ab'omu Yerusaalemu, banneekobera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Mukama n'aŋŋamba nti Okwekobaana kulabise mu basajja ba Yuda ne mu abo abali mu Yerusaalemi.