Jeremiah 13:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo ky'Omukama ne kijja gye ndi omulundi ogwokubiri nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kinzijira omulundi ogwokubiri
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekigambo kya Mukama ne kijja gyendi omulundi ogwokubiri, nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'aŋŋamba omulundi ogwokubiri nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekigambo kya Mukama ne kinjijira omulundi ogw'okubiri nga kyogera nti