Jeremiah 13:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne ŋŋenda ne ngukweka ku Furaati, nga Omukama bwe yali andagidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe ntyo ne ŋŋenda ne ndukweka ku mabbali g’omugga Fulaati nga Mukama bwe yandagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne ŋŋenda ne nkikweka ku mugga Fulaati, nga Mukama bwe yandagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne ŋŋenda ne nkikweka okumpi n'Omugga Ewufuraate, nga Mukama bwe yandagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne ŋŋenda ne ndukwekera ku Fulaati, nga Mukama bwe yandagira.