Jeremiah 13:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omukama kino ky'agamba: ‘Bwe ntyo bwe ndivunza olunkulu lwa Yuda n'okwekuza kwa Yeruzaalemu okungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bw’ati bw’ayogera Mukama nti, ‘Bwe ntyo bwe ndikkakkanya okwegulumiza kwa Yuda ne Yerusaalemi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bw'ati bw'ayogera Mukama nti Bwe ntyo bwe ndizikiriza amalala ga Yuda n'amalala amangi aga Yerusaalemi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bwe ntyo bwe ndizikiriza okwekulumbaza kwa Buyudaaya, n'okwekulumbaza kwa Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'ati bw'ayogera Mukama nti Bwe ntyo bwe ndyonoona amalala ga Yuda n'amalala amangi aga Yerusaalemi.