Jeremiah 14:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino kye kigambo ky'Omukama eri Yeremiya ku kyeya:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekigambo kya Mukama ekyajjira Yerusaalemi ekikwata ku kyeya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekigambo kya Mukama ekyajja eri Yeremiya nga kikwata ku kyanda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'antegeeza ebifa ku kyeya nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekigambo kya Mukama ekyajjira Yeremiya ekyayogera ku kyanda bwe kiri.