Jeremiah 14:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tukkiriza, ayi Mukama, obugwenyufu bwaffe n'okusobya kwa bajjajjaffe; kituufu, twasobya gy'oli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama tukkiriza ebibi byaffe era n’obutali butuukirivu bwa bajjajjaffe, kubanga ddala twayonoona gy’oli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tukkiriza obubi bwaffe, Ayi Mukama, n'obutali butuukirivu bwa bajjajjaffe, kubanga twakwonoona.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Twakola ebibi ne tukunyiiza, tukkirizza ebibi byaffe n'ebibi bya bajjajjaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ai Mukama, tuukiriza obubi bwaffe n'obutali butuukirivu bwa bajjajjaffe: kubanga twakwonoona.