Jeremiah 15:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu ayinza okumenya mu kyuma, mu kyuma eky'emambuka n'ekikomo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omusajja ayinza okumenya ekikomo oba ekyuma eky’omu bukiikakkono?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu ayinza okumenya ekyuma, naddala ekyuma ekiva e bukiikakkono, oba ekikomo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tewali ayinza kumenya kyuma naddala ekyuma ekiva mu nsi y'ebukiikakkono, ekitabuddwamu ekikomo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu ayinza okumenya ekyuma, ekyuma ekiva obukiika obwa kkono, n'ekikomo?