Jeremiah 15:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ŋŋenda kukutaasa mu mikono gy'ababi, ndikununula mu mikono gy'abakambwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ndikununula okuva mu mukono gw’abakozi b’ebibi era n’enkuggya mu mukono gw’abasajja abakambwe,” bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ndikuwonya mu mukono gw'ababi, era ndikununula okukuggya mu mukono gw'ab'entiisa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndikutaasa obuyinza bw'ababi, era ndikuwonya abakambwe. Nze Mukama, Nze njogedde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ndikuwonya mu mukono gw'ababi, era ndikununula okukuggya mu mukono gw'ab'entiisa.