Jeremiah 16:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Towasa mukazi era tozaalira mu kifo kino baana,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Towasa, kuzaalira balenzi na bawala mu kifo kino.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Towasanga mukazi, so tozaalira baana ba bulenzi newakubadde ab'obuwala mu kifo kino.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Towasa mukazi, era tozaala baana mu kifo nga kino.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Towasanga mukazi, so tozaalira baana ba bulenzi newakubadde ab'obuwala mu kifo kino.