Jeremiah 17:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abaana baabwe bajjukira emyaliiro gyabwe n'empagi za Asera wansi w'emiti egiggumizza ne ku nsozi empanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abaana baabwe basinziza ku byoto bya bakatonda ba Asera ebiri ku buli muti oguyimiridde era ne ku busozi obuwanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ng'abaana baabwe bajjukira ebyoto byabwe ne ba Asera, baabwe awali emiti egimera ku nsozi empanvu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Asera, lubaale omukazi, abantu bammwe bamusinza ku alutaari, ne ku bubonero bwe obwateekebwa mu buli muti omubisi, ne ku busozi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaana baabwe nga bwe bajjukira ebyoto byabwe ne Baasera baabwe awali emiti egimera ku nsozi empanvu.