Jeremiah 18:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye ate ne bukola ekibi mu maaso gange, ne butawulira ddoboozi lyange, olwo ndyeddamu ku kirungi kye mbadde ndowooza okubukolera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era bwe likola ebibi mu maaso gange, ne litaŋŋondera, ndyejjusa obulungi bwe nagamba okubakolera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye bwe lirikola obubi mu maaso gange, ne batawulira ddoboozi lyange, kale ndikyusa obulungi bwe nnayogera okubakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
naye eggwanga eryo ne litampulira era ne likola ebibi, sirikola kye mba ŋŋambye kukola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe lirikola obubi mu maaso gange, obutawulira ddoboozi lyange, kale ndyejjusa obulungi bwe nnayogera okukola okubagasa.