Jeremiah 18:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa olumu ŋŋamba eggwanga, oba obwakabaka, nti nzija kulisimbulawo, ndimenyewo, ndisaanyeewo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekiseera kyonna bwe nnangirira nti eggwanga oba obwakabaka bwa kusiguukululwa, okumenyebwa era n’okuzikirizibwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Singa mba njogedde ku ggwanga ne ku bwakabaka, nti ŋŋenda, okusimbula n'okumenya n'okuzikiriza;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa mba ŋŋambye okusimbula n'okumenya n'okuzikiriza eggwanga oba obwakabaka,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe ndiba nga njogedde ku ggwanga ne ku bwakabaka, okusimbula n'okumenya n'okuzikiriza;