Jeremiah 18:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ate olulala singa ŋŋamba eggwanga, oba obwakabaka, nti nzija kubuzimba mbusimbe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ekiseera kyonna nnangirira ebikwata ku ggwanga oba obwakabaka nti ndizimba era ndisimba,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe ndiba nga njogedde ku ggwanga ne ku bwakabaka, nti ŋŋenda, okulizimba n'okulisimba;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate singa mba ŋŋambye okusimba oba okuzimba eggwanga oba obwakabaka,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe ndiba nga njogedde ku ggwanga ne ku bwakabaka, okulizimba n'okulisimba;