Jeremiah 19:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Awo n'olyoka oyasa ensumbi eyo, abantu b'oliba ogenze nabo nga balaba,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Awo n’olyoka omenya ensumbi abo b’ogenze n’abo nga balaba,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Awo n'olyoka omenya ensumbi eyo, abasajja abagenda naawe nga balaba,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Awo n'olyoka oyasa ensumbi eyo, ng'abantu abaagenze naawe balaba,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'olyoka omenya ensumbi eyo, abasajja abagenda naawe nga balaba,