Jeremiah 19:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino kye ndikola ekifo kino n'abo abakisulamu, Omukama y'agamba. Ekibuga kino ndikifaananya nga Tofeti.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kye ndikola ekifo kino n’abo abakibeeramu, bw’ayogera Mukama. Ekibuga kino ndikifuula nga Tofesi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe ntyo bwe ndikola ekifo kino, bw'ayogera Mukama, n'abakituulamu, nga nfuula ekibuga kino okuba nga Tofesi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe ntyo bwe ndikola ekifo kino n'abakibeeramu, ne nfuula ekibuga kino nga Tofeti.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe ntyo bwe ndikola ekifo kino, bw'ayogera Mukama, n'abakituulamu, nga nfuula ekibuga kino okuba nga Tofesi: