Jeremiah 19:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olage mu kiwonvu kya Beni-Yinnomu ekiri okumpi n'omuzigo oguyitibwa Omulyango gw'Oluggyo, olangiririre eyo ebigambo bye nnaakugamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ofulume ogende mu kiwonvu kya mutabani wa Kinomu ekiri awayingirirwa mu mulyango Kalusiisi, olangiririre eyo ebigambo bye nnaakutegeeza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ofulume okugenda mu kiwonvu kya mutabani wa Kinomu ekiri awayingirirwa mu mulyango Kalusiisi, olangiririre eyo ebigambo bye nnaakugamba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ofulumire mu mulyango gw'Enzigyo, olage mu kiwonvu Beninnomu. Eyo gy'onoolangiririra obubaka bwe nnaakuwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ofulume okugenda mu kiwonvu kya mutabani wa Kinomu ekiri awayingirirwa mu mulyango Kalusiisi, olangirire eyo ebigambo bye nnaakugamba: