Jeremiah 2:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abasajja b'e Memfi ne Takupanikesi bakubotodde akawompo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate era abasajja b’e Noofu n’e Tapeneesi bamaliddewo ddala ekitiibwa kyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era abaana ba Noofu ne Tapanesi baasiza engule ku mutwe gwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala abantu b'e Menfiisi n'ab'e Tapaneesi babaasizza mmwe ebiwanga!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era abaana ba Noofu ne Tapanesi bamenye obwezinge bwo.