Jeremiah 2:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino si ggwe wakyereetera ng'oyabulira Mukama Katonda wo bwe yali ng'akukulembera mu kkubo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Si ggwe weeretedde bino ng’ova ku Mukama Katonda wo, eyakukulemberanga akulage ekkubo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teweereeseeko ekyo kubanga olese Mukama Katonda wo, eyakuluŋŋamiza mu kkubo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kino mmwe mukyereetedde, kubanga munvuddeko Nze, Mukama Katonda wammwe, nga Nze mbadde mbaluŋŋamya mu kkubo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Teweereeseeko ekyo kubanga olese Mukama Katonda wo, bwe yakuluŋŋamiza mu kkubo?