Jeremiah 2:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Lwaki munvunaana? Mmwe mwenna mwanjeemera,” Omukama y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Lwaki munneemulugunyiza? Mwenna mwanneeddiimira,” bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kiki ekibaagaza okuwoza nange? Mwenna munjeemedde,” bw'ayogera Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musango ki gwe munnumiriza? Mwenna munjeemedde!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kiki ekibaagaza okuwoza nange? mwenna munsobezza, bw'ayogera Mukama.