Jeremiah 2:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ng'omanyi okusala amagezi ng'onoonya okwagalibwa. N'abakazi ababi bayigidde ku ngeri zo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ng’omanyi nnyo okukuba amakubo ag’okunoonya abanaakwagala! N’asembayo okuba omukugu mu bamalaaya aba alina kuyigira ku ggwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nga bwolongoosa ekkubo lyo okunoonya okwagalibwa! bw'otyo kyovudde oyigiriza n'abakazi ababi amakubo go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nga mumanyi nnyo okuganza abalala! N'abakazi ab'empisa embi bayinza okuyigira ku mmwe!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ng'olongoosa ekkubo lyo okunoonya okwagalibwa! kyovudde oyiiriza n'abakazi ababi amakubo go.