Jeremiah 2:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muwulire ekigambo kya Mukama, mmwe ennyumba ya Yakobo, nammwe mwenna ebika eby'ennyumba ya Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muwulirize ekigambo kya Mukama mwe ezzadde lya Yakobo, era n’ab’enju zonna ez’ebika eby’omu Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muwulire ekigambo kya Mukama, mmwe ennyumba ya Yakobo, n'ebika byonna eby'ennyumba ya Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muwulire obubaka bwa Mukama, mmwe bazzukulu ba Yakobo, mmwe mwenna ebika bya Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Muwulire ekigambo kya Mukama, mmwe ennyumba ya Yakobo, n'ebika byonna eby'ennyumba ya Isiraeri: