Jeremiah 2:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nabayingiza mu nsi ey'ennimiro z'ebibala, mulyenga ku bibala byayo n'ebirungi byamu enfaafa. Naye bwe mwajja, ne mujaajaamya ensi yange, obusika bwange ne mubufuula ekyenyinyalwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne mbaleeta mu nsi engimu, mulye ebibala byamu n’ebintu ebirungi. Naye bwe mwajja ne mwonoona ensi yange, ne mufuula omugabo gwange ekivume.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mbaleeta mu nsi ey'ekyengera, okulyanga ebibala byamu n'obulungi bwamu; naye bwe mwayingira ne mwonoona ensi yange, ne mufuula obusika bwange okuba omuzizo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nabaleeta mmwe mu nsi engimu, okulyanga ebibala byamu, n'ebirungi byamu ebirala. Naye mmwe bwe mwayingira, ne mwonoona ensi yange, ne mufaafaaganya ensi gye nabawa mmwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mbaleeta mu nsi ey'ekyengera, okulyanga ebibala byamu n'obulungi bwamu; naye bwe mwayingira ne mwonoona ensi yange, ne mufuula obusika bwange okuba omuzizo.