Jeremiah 2:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kyenva mbavunaana nate,” Omukama y'agamba, “ndivunaana n'abaana b'abaana bammwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kyenva nnyongera okubalumiriza,” bw’ayogera Mukama, “Era ndirumiriza n’abaana b’abaana bammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kyennaava neeyongera okuwoza nammwe,” bw'ayogera Mukama, “era ndiwoza n'abaana b'abaana bammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“N'olwekyo Nze Mukama, nja kwongera okubalumiriza mmwe omusango, era ndigulumiriza n'abaana bammwe n'abazzukulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyennaava neeyongera okuwoza nammwe, bw'ayogera Mukama, era ndiwoza n'abaana b'abaana bammwe.