Jeremiah 21:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Gamba ennyumba ya kabaka wa Yuda nti: ‘Muwulire ekigambo ky'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“N’ekirala gamba ennyumba ya Yuda ey’obwakabaka nti, ‘Wulira ekigambo kya Mukama;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era eri ennyumba ya kabaka wa Yuda yogera nti, ‘Muwulire ekigambo kya Mukama,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'aŋŋamba okutuusa obubaka buno ku b'omu lulyo olulangira mu Buyudaaya nti: “Muwulire Nze Mukama kye ŋŋamba
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'eby'ennyumba ya kabaka wa Yuda, muwulire ekigambo kya Mukama: