Jeremiah 21:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kutta abasula mu kibuga kino, abantu n'ebisolo; balifa kawumpuli nnamuzisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ndittisa kawumpuli omubi, abantu awamu n’ensolo enkambwe, mu kibuga kino.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nditta abali mu kibuga kino, abantu era n'ensolo; balifa kawumpuli ow'amaanyi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nja kutta abali mu kibuga kino. Abantu n'ensolo bajja kufa kawumpuli ow'amaanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nditta abali mu kibuga kino, abantu era n'ensolo: balifa kawumpuli mungi.