Jeremiah 22:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Amawanga mangi galiyita mu kibuga kino, buli omu n'abuuza munne nti: ‘Lwaki Omukama yayisa bw'ati ekibuga kino ekikulu?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Abantu abava mu mawanga amangi baliyita ku kibuga kino nga beebuuzaganya bokka ne bokka nti, ‘Lwaki Mukama yakola ekintu ekifaanana bwe kiti ku kibuga kino ekikulu bwe kiti?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“ Kale amawanga mangi galiyita awali ekibuga kino, era buli muntu alibuuza munne nti, Lwaki Mukama akoze bwati ekibuga kino ekikulu?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Oluvannyuma abagwira bangi bwe baliyita ku kibuga kino, balyebuuzaganya nti: ‘Lwaki Mukama, ekibuga kino ekikulu, yakikola bw'atyo?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale amawanga mangi galiyita awali ekibuga kino, era baligambagana buli muntu munne nti Mukama kiki ekyamukoza bw'atyo ekibuga kino ekikulu?