Jeremiah 23:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Abalanzi ne bakabona temukyali ddiini, ne mu Kiggwa kyange nsangamu bwonoonefu bwabwe,” Omukama y'agamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nnabbi ne kabona bombi tebalina Katonda, ne mu yeekaalu yange mbasanze nga bakoleramu ebibi,” bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kubanga nnabbi era ne kabona boonoonefu; weewaawo, ndabye ebibi bye bakola mu nnyumba yange,” bw'ayogera Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama agamba nti: “Abalanzi ne bakabona boonoonefu. Nabasanga bakola ebibi ne mu Ssinzizo mwennyini.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga nnabbi era ne kabona boonoonefu; weewaawo, nu nnyumba yange mwe nnalabira obubi bwabwe, bw'ayogera Mukama.