Jeremiah 23:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndi Katonda nga ndi kumpi kyokka, Omukama y'agamba, nga ndi ewala siri Katonda?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ndi Katonda abeera okumpi wokka, so si abeera ewala?” bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“ Nze ndi Katonda ali okumpi, bw'ayogera Mukama, so siri Katonda ali ewala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ndi Katonda ali okumpi n'ewala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze ndi Katonda ali okumpi, bw'ayogera Mukama, so siri Katonda ali ewala?