Jeremiah 23:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oli ayinza okwekweka gye weekukuma nze ne simulaba? Si nze ajjuza eggulu n'ensi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omuntu ayinza okwekweka mu bifo eby’ekyama ne sisobola kumulaba?” bw’ayogera Mukama. “Sijjuza eggulu n’ensi?” bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waliwo ayinza okwekweka mu bifo eby'ekyama ne simulaba? Sijjula ggulu n'ensi? Bw'ayogera Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tewali ayinza kwekweka we yeekisizza, ne simulaba. Temumanyi nga ndi buli wantu, mu ggulu ne mu nsi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Waliwo ayinza okwekweka mu bifo eby'ekyama ne simulaba? bw'ayogera Mukama. Sijjula ggulu n'ensi? bw'ayogera Mukama.