Jeremiah 23:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ekigambo kyange tekiri nga muliro, Omukama y'agamba, tekiri nga nnyondo eyasaayasa olwazi obulere?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ekigambo kyange tekiri nga muliro, ng’ennyondo eyasaayasa olwazi?” bw’ayogera Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekigambo kyange tekifaanana muliro? Bw'ayogera Mukama; era tekifaanana ne nnyondo eyasaayasa olwazi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obubaka bwange buli ng'omuliro, era ng'ennyondo eyasaayasa olwazi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekigambo kyange tekifaanana muliro? bw'ayogera Mukama; era tekifaanana nnyondo eyasaayasa olwazi?