Jeremiah 25:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne nzigya ekikompe ky'evviini mu mikono gy'Omukama, ne nginywesa amawanga gonna Omukama gye yali antumye:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne ntwala ekikopo okuva mu Mukono gwa Mukama ne nkitwala eri amawanga gonna gye yantuma okukibanywesa;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne ntoola ekikompe mu mukono gwa Mukama, ne nkinywesaako ab'amawanga gonna Mukama gye yantuma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne nzigya ekikopo mu ngalo za Mukama, ne nkinywesaako ab'amawanga gonna, Mukama gye yantuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne ntoola ekikompe mu mukono gwa Mukama, ne nnywesa amawanga gonna Mukama gye yantuma: