Jeremiah 25:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekigambo Yeremiya omulanzi kye yabuulira abantu bonna aba Yuda, na bonna abasula mu Yeruzaalemu ng'agamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yeremiya nnabbi n’agamba abantu bonna aba Yuda n’abantu bonna abaali mu Yerusaalemi nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekyo Yeremiya nnabbi kye yabuulira abantu bonna aba Yuda ne bonna abaali mu Yerusaalemi, ng'ayogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne ŋŋamba ab'omu Buyudaaya n'ab'omu Yerusaalemu nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yeremiya nnabbi kye yabuulira abantu bonna aba Yuda ne bonna abaali mu Yerusaalemi, ng'ayogera nti