Jeremiah 25:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wulira okuleekaana kw'abasumba, n'okwaziirana kw'abakulu b'eggana, kubanga Omukama ayayizza amalundiro gaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muwulire okukaaba kw’abasumba, okwaziirana kw’abanannyini b’ebisibo, kubanga Mukama alizikiriza amalundiro gaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Muwulire eddoboozi ery'okwogerera waggulu okw'abasumba n'okuwowoggana kw'abakulu ab'omu kisibo! kubanga Mukama azisizza eddundiro lyabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muwulire emiranga abakulembeze gye batema, n'okuleekaana kw'abo abalabirira abantu! Mukama asaanyizzaawo eggwanga lyabwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eddoboozi ery'okwogerera waggulu okw'abasumba n'okuwowoggana kw'abakulu ab'omu kisibo kubanga Mukama azisa eddundiro lyabwe.