Jeremiah 25:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“N'olw'ekyo Omukama w'Amagye kino ky'agamba: ‘Mumaze ne mutawulira bigambo byange,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye nti, “Kubanga temuwulirizza bigambo byange,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“ Mukama w'eggye kyava ayogera bw'ati nti, Kubanga temuwulidde bigambo byange,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mukama Nnannyinimagye kyava agamba nti: ‘Nga bwe mugaanye okuwulira bye ŋŋamba,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama w'eggye kyava ayogera bw'ati nti Kubanga temuwulidde bigambo byange,