Jeremiah 26:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu masooka g'obwakabaka bwa Yoyakimu, mutabani wa Yosiya, kabaka wa Yuda, ekigambo kyajja okuva ew'Omukama nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yekoyakimu mutabani wa Yosiya kabaka wa Yuda nga yakalya obwakabaka, ekigambo kino kyajja okuva eri Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu ntandikwa y'obufuzi bwa Yekoyakimu mutabani wa Yosiya, kabaka wa Yuda, ekigambo kino ne kijja okuva eri Mukama,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yehoyakiimu mutabani wa Yosiya, bwe yali nga yaakafuuka kabaka wa Buyudaaya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yekoyakimu mutabani wa Yosiya kabaka wa Yuda nga kyajje alye obwakabaka ekigambo kino ne kijja okuva eri Mukama nga kyogera nti