Jeremiah 26:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne weesowolayo abamu ku bakadde b'eggwanga ne bagamba ekibiina kyonna nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abamu ku bakadde ne bavaayo ne bajja mu maaso ne boogera eri ekibiina kyonna eky’abantu nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abamu ku bakadde b'ensi ne basituka ne bagamba ekibiina kyonna eky'abantu nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abamu ku bantu abakulu mu ggwanga ne basituka, ne bagamba abantu abakuŋŋaanye nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne wagolokoka abamu ku bakadde b'ensi ne bagamba ekibiina kyonna eky'abantu nti