Jeremiah 26:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakabona n'abalanzi n'abantu bonna, ne bawulira Yeremiya ng'ayogera ebigambo ebyo mu Kiggwa ky'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakabona ne bannabbi n’abantu bonna ne bawulira Yeremiya ng’ayogera ebigambo bino mu nnyumba ya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bakabona ne bannabbi n'abantu bonna ne bawulira nga Yeremiya ng'ayogerera ebigambo ebyo mu nnyumba ya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bakabona n'abalanzi, n'abantu bonna, ne bawulira nga njogera ebigambo ebyo mu Ssinzizo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bakabona ne bannabbi n'abantu bonna ne bawulira Yeremiya ng'ayogerera ebigambo ebyo mu nnyumba ya Mukama.