Jeremiah 27:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temubawuliriza; muweereze kabaka w'e Babiloni, olwo munaalama. Lwaki ekibuga kino kyandifuuse matongo?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temubawuliriza. Muweereze kabaka w’e Babulooni, mubeere balamu. Lwaki ekibuga kino kifuuka amatongo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temubawulirizanga; naye muweereze kabaka w'e Babbulooni, mulyoke mubeere abalamu. Lwaki ekibuga kino kifuuka amatongo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temubawuliriza. Mugondere kabaka wa Babilooniya, lwe munaalama. Ekibuga kino kinaafuukira ki amatongo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temubawuliranga; muweereze kabaka w’e Babulooni mubeere abalamu: ekibuga kino kiki ekinaaba kikifuusa amatongo.