Jeremiah 27:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama kino kye yaŋŋamba, nti: “Weekolere emiguwa n'ebikoligo obyeyambike mu bulago.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’ati Mukama bwe yaŋŋamba nti: “Weekolere ekikoligo okiteeke ku nsingo yo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'ati Mukama bw'aŋŋamba nti, “Weekolere ebisiba n'emiti egy'ekikoligo obiteeke mu bulago bwo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
weekolere ekikoligo mu miti emikiike era emisibise enkoba, okyeyambike mu bulago.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'ati Mukama bw'aŋŋamba nti Weekolere ebisiba n'emiti egy'ekikoligo obiteeke mu bulago bwo;