Jeremiah 27:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bawe obubaka buno babutwale eri bakama baabwe nti: ‘Omukama w'Amagye, Katonda wa Yisirayeli, kino ky'agamba: Bakama bammwe kino kye muba mubagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tumira bakama baabwe obagambe nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri nti, “Kino mukitegeeze bakama bammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balagire ebigambo bino eby'okutwalira bakama baabwe nti, Bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye Katonda wa Isiraeri nti, Mugambe bakama bammwe nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obawe obubaka obw'okutwalira bakama baabwe nti Mukama Nnannyinimagye, Katonda wa Yisirayeli, agamba nti mugambe bakama bammwe nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
obalagire ebigambo eby'okutwalira bakama baabwe nti Bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye Katonda wa Isireari nti Bwe muti bwe muligamba bakama bammwe nti