Jeremiah 28:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Ananiya omulanzi n'asika ekikoligo mu bulago bwa Yeremiya omulanzi, n'akimenyamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo nnabbi Kananiya n’alyoka akwata ekikoligo ekyali ku nsingo ya Yeremiya n’akimenya,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Kananiya nnabbi n'aggya omuti gwe kikoligo mu nsingo ya nnabbi Yeremiya n'agumenya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Ananiya n'aggya ekikoligo mu bulago bwange, n'akimenyaamenyamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Kananiya nnabi n'aggya omuti ku nsingo ya nnabbi Yeremiya n'agumenya.