Jeremiah 28:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mwaka ogwo gwennyini, mu mwezi ogwomusanvu, Ananiya omulanzi n'afa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mwezi ogw’omusanvu ogw’omwaka gwe gumu, Kananiya n’afa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu mwaka ogwo gw'ennyini, mu mwezi ogw'omusanvu nnabbi Kananiya naafa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Ananiya n'afa mu mwaka ogwo gwennyini, mu mwezi ogw'omusanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Kananiya nnabbi n'afiira mu mwaka ogwo mu mwezi ogw'omusanvu.