Jeremiah 28:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Omukama w'Amagye, Katonda wa Yisirayeli kino ky'agamba: ‘Ekikoligo kya kabaka w'e Babiloni nkimenye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bw’ati bw’ayogera Mukama ow’Eggye, Katonda wa Isirayiri nti, ‘Nzija kumenya ekikoligo kya kabaka w’e Babulooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye Katonda wa Isiraeri nti, Mmenye ekikoligo kya kabaka w'e Babbulooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mukama Katonda Nnannyinimagye, Katonda wa Yisirayeli, agamba nti: ‘Mmenyeewo obuyinza bwa kabaka wa Babilooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye Katonda wa Isiraeri nti Mmenye ekikoligo kya kabaka w'e Babulooni.